Abasuubuzi 25 bebakafa mu ggwanga lya Nigeria mu ssaza lye Niger oluvanyuma lwa tuleera okulemererwa ddereeva, neyingirira ekkubo eddala. Tuleera yabadde egenda...
Ekitongole ekivunanyizibwa ku bigezo mu ggwanga ekya UNEB kifulumizza ennambika eyenjawulo ku kibuuzo ky’olupapula lwa Physics owo’obwoleke, abayizi ba S.6 lwebagenda okukola...
Omumyuka Ow’okubiri owa Mufti wa Uganda ku Uganda Muslim Supreme Council Sheikh Mohamad Ali Waisswa awadde gavumenti amagezi okufuba okulaba nga etondawo...
Okusinzira ku Balaam Muheebwa, akola ng’omuwandiisi, ‘House of Bishops’ eronze Banja mu lusirika olubadde ku St Stephen’s Cathedral Naluwerere mu East...
Poliisi mu disitulikiti y’e Luweero etandiise okunoonyereza ku nfa y’omukozi mu fakitole ya sukaali eya Victoria. Isaac Rwothomiyo myaka 25 abadde...
Mu kiseera nga bangi ku bannansi bakyebuuza ku nsibuko y’omukwano wakati wa Kyabazinga William Wilberforce Kadhumbula Gabula Nadiope IV ne Inebantu...
Weah myaka 57akutte essimu era akubidde Joseph Boakai, abadde akulembeddemu oludda oluvuganya, okumuyozayoza okuwangula obwa Pulezidenti. Agava mu kakiiko k’ebyokulonda galaga nti...
Omubaka wa Kawempe North, Muhammad Ssegirinya, agamba nti embeera eyongedde okumwonoonekera ng’obulwadde bwongedde okumunafuwa. Ssegirinya, agamba nti abasawo, bongedde okuzuula ebintu...
Sipiika wa Palamenti ya Uganda, Anita Annet Among ayanukudde abeewuunya engeri gy’akomyewo amangu ku mulimu ng’abalongo be yazaala jjuuzi tebannaweza mwezi....
Sipiika wa palamenti ya Uganda, Annet Anita Among atabukidde aboogerera emikolo gya kyabazinga wa Busoga William Wilberforce Gabula Nadiope (IV) okukikomya...
Fortebet ‘decorates’ Katosi, Mbalala, Nkokonjeru, Kisoga with amazing freebies.
Olutalo lw’okumalawo siriimu lukyakalubye.
Kaliisoliiso wa gavumenti alabudde ba juniya offisa kunguzi.
Abazadde muleete abaana bawandiisibwe okufuna endagamuntu.
Ekitongole kya UNEB kikakasizza abasomesa 14000 abagenda okugolola ebibuuzo by’akamalirizo.
Ssegirinya yalagiddwa okudda awaka.
Sipiika agobye bakansala.
Gavumenti ekkirizza ebitongole okuddamu okuwandiisa abakozi.
Emmotoka esuuliddwa mu kisenyi etiisizza abatuuze.
Ababaka abaazira Palamenti bongeddwako akazito.