Lukululana nnamba KBR 632L eremeredde omugoba waayo n’agirindiggula ekigwo mu kkoona ly’oluguudo lw’e Kibaale ng’odda e Fort Portal.
Kino kireeseewo akalippagano k’ebidduka nga emmotoka ku luguudo luno.
Kyokka ekimotoka ekibade kigisikawo kiremereddwa olw’obuzito bwa lukululana.
