Amawulire

Poliisi n’amaggye bakutte abali 40 mukutigomya abatuuze .

 

Poliisi e Kabale ekutte abantu 48 abagambibwa nti baludde nga batigomya abatuuze.

Mu kikwekweeto ekikoleddwa Poliisi n’amaggye, abakwate basangiddwa mu bifo eby’enjawulo.

Mu bakwate okuli abakyala 3 basangiddwa n’ebintu omuli enjaga, ebikozesebwa okumenya amayumba, ebintu ebiteeberezebwa okuba ebibbe omuli Pikipiki n’ebintu ebirala.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top