Amawulire

Abaana ba bassereebu babano nga batumbula ebitone byabwe.

 

Mukusoomooza bassereebu kwe basanga mwe muli n’okukuza abaana. Nkuyise kusomooza kubanga buli kadde bwe mutabeera nkaayana  ng’omuzadde ayagala omwana ayite we yayita okufuuka ky’ali , omwana  aba alina ekkubo erirye ly’ayagala .

Mu bufunze omwana abeera ayagala kukola bimusanyusa omuli okusoma kkoosi gy’ayagala ate  ng’omuzadde alaba ng’omuto atasobola kwesalilawo.

Abamu babasalilawo na muntu ki gw’awasa oba gw’afumbirwa mbu wabaawo abannabaswaza ng’ate baseerebu.

Bw’otunuulira omuzadde nga Maggie Kigozi omumanyifu mu bya bizinensi, osigala weebuuza bwe byajja mutabani we, Daniel Kigozi (Navio) ate n’abeera owemiziki.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Most Popular

To Top