Amawulire

Abantu abatanamanyibwa muwendo bafiiridde mu kabenje e Namboole.

 

Abantu abasoba mu 10 bagambibwa okuba nga bafudde n’abalala baddusiddwa mu malwaliro nga bali mu mbeera mbi, emmotoka magulukkumi esaabadde emmotoka ne bodaboda eziwerako okumpi n’ettaawo lye Namboole ku njegoyego z’ekibuga Kampala.

Magulukkumi No. UBB 520H eremereddwa omugoba waayo okukakana nga esaabadde emmotoka ezisoba mukkumi okuli taxi n’ezaabuyonjo.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Most Popular

To Top