Amawulire

Abawala mukomye okupapira obufumbo.

Ekikyasinze okuviirako abawala abato okupapira obufumbo bwe bateetegekedde , kwegomba mukwano gw’Abazungu be baba mu buzanyo nga buno bubalowoozesa nti ebintu mu bufumbo byangu nga bwe babiraba ku ttivvi ekitali kituufu.

N’abalala tebalina ntiisa ya Katonda nga bamala gayingirira bikolwa bya kwegatta  ebiviirako embuto ze bateetegekedde olwo omuvubuka n’am

uwasa wadde ng’ebyaddala okwagala tekuliiwo.

Abawala basaanye bakole nnyo okwetuusaako ebyo bye beetaaga okwewala okukozesebwa abasajja.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Most Popular

To Top