Amawulire

Abayizi ba P.7 batandise okukola ebigezo bya UNEB 2023.

 

Abayizi ba P.7 batandise okukola ebigezo byabwe, bakeeredde mu kukola olupapula lwa Mathematics, ate olweggulo bakutuula olupapula kwa Social Studies.

Olunaku olwokubiri olwa Thursday bakukola  olupapula lwa Science ate olweggulo bakole English.

Abayizi emitwalo 749,347 bebeewandiisa okutuula ebigezo byakamalirizo ku mutendera gwa PLE.

Jennifer Kalule Musamba, ayogerera UNEB ategezezza nti bataataganyiziddwamu olw’entindo ezaaguddemu ku nguudo ezimu, wabula nga baakolaganye n’abakwatibwako ensonga mu bitundu, nebituusibwa mu budde

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Most Popular

To Top