Amawulire

Abazadde muleete abaana bawandiisibwe okufuna endagamuntu.

Abazadde babasabye okutwala abaana baabwe ku ofiisi za National Identification Registration Authority {NIRA}  babawandiise .

Omwogezi w’ekitongole kino Osburn Mushabe, agambye nti engeri abaana gye bawummudde, abazadde basaanye okubawandiisa nti kuba kibayamba okubateekerateekera ng’eggwanga.

Agasseeko nti basobola okufuna ebbaluwa z’obuzaale birth certificates oba ennamba kwe bayinza okufunira endagamuntu {NIN number}

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Most Popular

To Top