Amawulire

Akabenje: 5baffu kulwemasaka.

Poliisi ye Kayabwe ewadde alipoota ku kabenje DDEKABUSA  akagudde ku lwe Masaka.
Akabenje katuze ababadde bava e Kampala okudda e Masaka. mu lusaalu lwa Kibukuta. Emmotoka UBM 489B Toyota Hiance ne UAM 445B Mercedes Benz

zonna nga zibadde ziva Kampala ku sipiidi ya kizuungirizi owa Mercedes Benz abadde ayisa allemereddwa n’alumba owa Toyota Hiace era ababddemu bonna 5 nebassirikkirawo okuli abakyala 3 n’abasajja 2. Ababadde mu Mercedes Benz nabo 5 batwaliddwa mu ddwaliro e Nkozi nga biwala ttaka.

Abantu  baffe abali mu bikujjuko bya Ssekukkulu ne Boxing day mukendeeze sipiidi. KATTIRA!!!   Noonya ku muntu wo akedde okutambulako.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Most Popular

To Top