Amawulire

Ali ku gwa kuguza bantu nnyumba n’abafera.

Looya Henry Kizito, agambibwa okutunda amakaage mw’asula obukadde 200 eri omusuubuzi ate naamwefuulira ebibye biwanvuye, abantu abalala bwe bavuddeyo ne bamulumiriza okubaguza amaka geegamu, nga beewuunya bwe baamulaba ku mawulire ate nga waliwo nga wliwo omuntu omulala akaayanira amaka geegamu nabo ge yabaguza.
Byabadde mu kkooti ya Nateete Lubaga e Mengo , Kizito bw’abadde akomezeddwaawo okuwerenemba n’emisango gy’obufere egyamutwazisa e Luzira wiiki ssatu emabega. Henry Kizito 43, ow’e Bwerenga cell e Katabi mu disitulikiti y’e Wakiso, agamba nti Looya era omutunzi w’ettaka y’awerennemba n’egy’obufere olw’okuguza eyali kasitoma we Henry Kasiita, gwe yali akolera nga looya we, mu kkooti ya Nateete Lubaga e Mengo.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Most Popular

To Top