Minisitule y’eby’entambula n’emirimu mu ggwanga ejjukiza abavuzi ba boda boda ku mateeka go ku nguudo naddala ery’okwambala ekikooffiira kyo ku mutwe ...
Omulamuzi wa kkooti esookerwako e Luweero, esindise mu kkomera e Butuntumula Taata Friday Musoke myaka 45, okumala emyaka 2 ku misango...
Taata w’omugenzi Suzan Magara abotodde ebyama ku ngeri mutabani we gye yatibwamu mu 2018. Taata John Gerald Magara myaka 58, musajja musuubuzi...
Entekateeeka z’ekijjulo ekyenjawulo ekitekateeka embaga ya Kyabazinga wa Busoga William Gabula Nadyope IV,kyakwolesa obuwangwa bwa Busoga n’okusonderako ensimbi eziteekateeka embaga ya...
ForteBet punters from Ssanje, Kalisizo, Kyotera, Mutukula and Kasensero were treated to an exciting weekend after unexpectedly getting lots of gifts from Fortebet. All...
Amaggye gavuddeyo ku butambi obuli mu kutambula ku mikutu migatta abantu omuli WhatsApp ng’abantu babuligyo balumbye bannamaggye nga kivudde ku butakaanya ku...
Poliisi ya Uganda ezudde emmotoka esaabaza amafuta ekika kya Kerosene tonne 34, eyabadde enyagiddwa ku mudumu gw’emmundu. Alipoota ya poliisi eraze nti...
Omuserikale wa Reserve Force alumbiddwa agambibwa okuba omutabufu w’omutwe n’amutema amajambiya kumpi kumumiza mukka musu. Jamadah Mulema 50, abadde omukuumi ku...
Ssentebe wa Kampala Land Board munnamateeka David Balondemu asimbiddwa mu kooti ya Kampala Capital City Authority Hall Court, n’aggulwako emisango egy’okweyita kyatali,...
Akulira oludda oluwabula gavumenti mu palamenti, Mathias Mpuuga yeeyamye okuddamu okukwasa gavumenti olukalala lw’ab’ekibiina kya NUP abagambibwa okubeera nga tebamanyiddwaako mayitire. Mpuuga...