Disitulikiti Kaadhi w’e Wakiso, Sheikh Erias Kigozi akuutidde abasiraamu okwewala okulimbibwa n’okuwubisisbwa abantu abeenoonyeza ebyabwe olwo ne badda mu kutyoboola obusiraamu. Bino yabyogedde atuuza omukulu w’ettwale ly’e Mmende omuggya, Hajji Harunah Sseruyange e Ttongolo mu wakiso ng’emikolo gyabadde ku muzikiti gwa Amuli Mukasa Masjid. Sheikh Erias KIGOZI yalaze obutali bumativu ku bantu abamu abaweebudde ekitiibwa kya UMSC n’asaba Abasiraamu okufaayo okuzza ekitiibwa kino. Sheikh Sseruyangamu. Bino yabyogedde atuuza omukulu w’ettwale ly’e Mmende omuggya, Hajji Harunah Sseruyange e Ttongolo mu wakiso ng’emikolo gyabadde ku muzikiti gwa Amuli Mukasa Masjid. Sheikh Erias KIGOZI yalaze obutali bumativu ku bantu abamu abaweebudde ekitiibwa kya UMSC n’asaba Abasiraamu okufaayo okuzza ekitiibwa kino. Sheikh Sseruyangamu. Bino yabyogedde atuuza omukulu w’ettwale ly’e Mmende omuggya, Hajji Harunah Sseruyange e Ttongolo mu wakiso ng’emikolo gyabadde ku muzikiti gwa Amuli Mukasa Masjid. Sheikh Erias KIGOZI yalaze obutali bumativu ku bantu abamu abaweebudde ekitiibwa kya UMSC n’asaba Abasiraamu okufaayo okuzza ekitiibwa kino. Sheikh Sseruyange eyaweereddwa obukulu bw’ettwale ly’e Mmende yeebazizza Sheikh Kigozi olw’okubakuumiranga awamu nga banna Wakiso ssako N’abasiraamu abalala nti kino kyakwongera okunyweza obusiraamu n’okubukulaakulanya.