Abamu ku bantu abakwatibwa n’ababaka Muhammed Ssegiriinya owa Kawempe North ne Allan Ssewanyana owa Makindye West okubapangisa batemeteme abantu e Masaka mu...
Poliisi yakutte omusajja agambibwa nti yabadde agezaako okutema omupoliisi wa poliisi y’ebidduka ku kiggwa kye Doka mu disitulikiti ye Mbale. Okusinziira ku...
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yasekeredde amawanga g’abazungu naddala ag’omukago gwa ‘European Union’ agaagala akomya okukolagana ne Russia nga yategeezezza nti empalana ya...
Pulezidenti Yoweri Museveni yategeezezza nti ekimu ku nsonga ezaamulondesezza Ssenkaggale wa Democratic Party (DP), Nobert Mao kwekugatta Uganda, nga eriwamu era nga...
Owek. Charles Peter Mayiga yatendereza ekitongole ki Wells of Life olw’okutuusa amazzi amayonjo ku bantu ba Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka nga bayita mu...
Ssaabaduumizi wa poliisi mu ggwanga, IGP Martin Okoth Ochola ategeezezza bannamawulire nti abatemu abalumbye abapoliisi y’ebidduka e Luweero nebatta omu ku basirikale...
Owek. Charles Peter Mayiga, asabye abantu mu Buganda okwongera okunyikiza ensigo y’obuntubulamu wakati mu buwereza obwenjawulo neeri abantu bebabeeramu. Bino Owek Mayiga...
33 bebaakafa mu kabenje ka bbaasi ye Mombasa Kenya eyagudde mu mugga Nithi ku luguudo lwa Meru – Nairobi Highway ku Ssande....
Owek. Charles Peter Mayiga yasabye banna Gomba okwongera okunnyikiza obumu, obukozi, obuyiiya n’okulwanyisa endwadde naddala nga bajjumbira okwegemesa. Bino yabitisse minisita w’emirimu...
Bannayuganda ab’enjawulo bavuddeyo nebakolokota Ssenkaggale w’ekibiina ki Democratic Party (DP), olw’endagaano gyeyakoze ne Ssentebe w’ekibiina ki National Resistance Movement (NRM), Pulezidenti Yoweri...
Recent Comments