Abantu abawangaalira mu ssaza lye Mawokota basabiddwa okulwana bongere omutindo ku bintu eby’enjawulo byebakola kibayambe okweggya mu bwavu basobole okulaakulana nga bafuna...
Gavumenti ng’eyita mu Minisitule y’obutondebwensi n’ amazzi yarangiridde enteekateeka y’okwerula empenda z’entobazi wonna mu ggwanga okusobola okukuuma obutonde n’okuzitaasa ku bantu abongedde...
Akulira ekibiina ki National Unity Platform (NUP) era Omuyimbi, Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) awanjagidde Katonda ataase bannayuganda ku mulabe wabwe nga...
Bannayuganda basabiddwa okwesiga Katonda mu kaseera kano nga eggwanga liri mu katyabaga k’ebyenfuna. Bino byogeddwa Rev. Ivan Waako mu kusaba ku kkanisa...
Omulangira Felix Walugembe yasabye abantu ba Kabaka abawangaalira mu mutuba XI e Najjembe mu ssaza lye Kyaggwe okubeera abakozi basobole okwegobako obwavu...
Abalamuzi ba Kkooti ejulirwamu mu Kampala balagidde omusango oguvunaanibwa omubaka Aidah Erios Nantaba okugulirira abalonzi awamu nobutabeera nabuyigirize bumala okufuuka omubaka wa...
Minisita w’ Abavubuka, Eby’emizannyo n’ okwewummuzaamu mu Buganda, Owek. Henry Ssekabembe Kiberu yasabye abantu bonna okwenyigira mu nteekateeka z’Obwakabaka ezigendereddwamu okutumbula embeera...
Togo erangiridde akaseera ak’akazigizigi mu bitundu byayo eby’omu bukiikakkono olw’abalwanyi b’akabinja ka jihadi abaalumba ekitundu ekyo, era Gavumenti eyungudde abaserikale abawanvu n’abampi...
Abakulembeze e Kulambiro zooni V baweze ebyuma bya zzaala ku kitundu kyabwe. Bino bibadde mu lukung’aana olw’ekitundu kino ku poliisi y’e Kulambiro...
Lt Gen Muhoozi Kainerugaba, asabye kkooti etaputa Ssemateeka egobye omusango ogwamuwaabirwa olw’okweyagaliza obwapulezidenti n’okutegeka obubaga bw’amazaalibwa obw’emyaka 48 nga akyali mu majje...
Recent Comments