Endooliito no kulwanagana mu bwa kabaka bwa Bugisu (UMUKUUKA) byeyongera buli olukya nga mukiseera kino wafubutuseeyo omulala ategeezezza Abamasaba nti ye Umukuuka...
Poliisi n’amagye byasazeko ekyalo Katooke ekisangibwa mu monicipaali ye Nansana, oluvuganya lw’okuzuula nti wabaddeyo omutujju eyabadde ne Bbomu gy’ategedde mu nnyumba mwensula...
Akulira enzikiriza y’obuwangwa n’enono (Tondisim Faith)Jjumba Lubowa Aligaweesa avuddeyo n’atabukira bannadiini abebbirira ne benda ku bakazi, ate oluvannyuma ne bagana okubawa obuyambi...
Omubaka wa monicipaali ye mukono Betty Nambooze Bakireke ategezezza nga bwagenda okuzza ekiteeso ky’omwenge mu palamenti, n’ekigendererwa ekyokukendeeza kubudde abantu bwe bannyweereko...
okulangira kumukutu guno kuba 0788166280
Wiiki ewedde omuwaabi wa gavumenti e Masaka yagye emisango gy’obutemu ku bwanamukulu w’ekigo kye Bisanje Faaza Richard Mugisha ne sentebe w’ekyalo kino...
Bill Oxley owemwaka 79 ng’ono yali Mbega wa CIA abotodde ebyama n’akkiriza nga bweyatemulira gavumenti ya America abantu 17 wakati wa 1974...
KOOTI enkulu e Mukono etandise okuwulira omusango gw’obutemu oguvunanibwa Mathew kirabo, agambibwa okutta muganzi we Disire Mirembe wakati mu miranga n’okwazirana okuva...
Makanika wa bodaboda okuva e Kyankwanzi asambira mabega nga jjanzi oluvanyuma lw’okuwangula obukadde bwa Fortebet 159. Ono yasibye akapapula nga akataddeko emipiira...
Abakulembeze mu bitundu by’e Mityana ne Mubende bavuddeyo ne balabula gavumenti obutakola nsobi kukyuusa tteeka lya ttaka okujjawo enkola ya Mailo kubanga...
Recent Comments