Munnamateeka wa Muhammad Ssegirinya, omubaka we Kawempe North, Samuel Muyizzi agamba nti Ssegirinya ayongedde okunafuwa nga y’emu ku nsonga lwaki n’omulamuzi...
Sipiika wa district y’e Kayunga, Bulisoni Saleh agobye bakansala abakeera ku kitebe kya district okutayaaya n’abalagira babeere mu magombolola bawulirize ebizibu...
Minisitule evunanyizibwa ku nsonga z’abakozi ba government eya Public Service, kyadaaki ekkirizza okuggyawo ekkoligo ly’obutawandiisa bakozi ku bitongole bya government ebimu, okubisobozesa...
Emmotoka kika kya Toyota Premio esaangiddwa ng’erekeddwa mu kkubo wakati mu lusenyi ku kyalo Bugenge mu ggombolola ye Mateete mu district ye...
Sipiika Annet Anita Among alagidde ababaka b’oludda oluwabula gavumenti abeekandaga ne bafuluma palamenti nga bakulemberwa Mathias Mpuuga abutaddamu kukola mirimu gya...
Abasuubuzi 25 bebakafa mu ggwanga lya Nigeria mu ssaza lye Niger oluvanyuma lwa tuleera okulemererwa ddereeva, neyingirira ekkubo eddala. Tuleera yabadde egenda...
Ekitongole ekivunanyizibwa ku bigezo mu ggwanga ekya UNEB kifulumizza ennambika eyenjawulo ku kibuuzo ky’olupapula lwa Physics owo’obwoleke, abayizi ba S.6 lwebagenda okukola...
Omumyuka Ow’okubiri owa Mufti wa Uganda ku Uganda Muslim Supreme Council Sheikh Mohamad Ali Waisswa awadde gavumenti amagezi okufuba okulaba nga etondawo...
Okusinzira ku Balaam Muheebwa, akola ng’omuwandiisi, ‘House of Bishops’ eronze Banja mu lusirika olubadde ku St Stephen’s Cathedral Naluwerere mu East...
Poliisi mu disitulikiti y’e Luweero etandiise okunoonyereza ku nfa y’omukozi mu fakitole ya sukaali eya Victoria. Isaac Rwothomiyo myaka 25 abadde...
Recent Comments