Minisita w’ebyobulamu, Jane Ruth Aceng ategeezezza nti sampolo eyaggyiddwa ku mulwadde e Kasangati nga ateeberezebwa okubaamu Ebola kizuuliddwa nti ono teyasangiddwamu kirwadde...
Omumyuka w’Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda, Owek. Ahmed Lwasa, asabye abantu ba Buganda okuvangayo bawagire enteekateeka z’Obwakabaka naddala ez’ebyobulamu kuba ziri ku mulamwa...
Abakulira ekitongole ki Kabaka Foundation basabye gavumenti eyawakati okutereeza eby’obulamu mu ggwanga kiyambeko okukyuusa endowooza z’abantu ku kugaba omusaayi. Bino byogeddwa Ssenkulu...
Abantu ba Kabaka e Butambala basabiddwa okwettanira okugaba omusaayi bulijjo bataase abagwetaaga kuba guno tegulina kkolero. Okusaba kuno kwakoleddwa Vicar wa Lutikko...
Meeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago asabye abaddukkanya kkampuni eyoola kasasiro mu kibuga eya Updeal Nabugabo okukolagana n’abakulembeze bonna mu KCCA basobole...
33 bebaakafa mu kabenje ka bbaasi ye Mombasa Kenya eyagudde mu mugga Nithi ku luguudo lwa Meru – Nairobi Highway ku Ssande....
Katikkiro Mayiga olutalo lw’okulwanyisa ekirwadde ki Mukenenya alwongeddemu amaanyi, ku lw’okubiri yabangudde abavubi n’abatuuze ku mwalo gwe Kachanga ku ngeri gyebasobola okwekuuma,...
Gavumenti ng’eyita mu Minisitule y’obutondebwensi n’ amazzi yarangiridde enteekateeka y’okwerula empenda z’entobazi wonna mu ggwanga okusobola okukuuma obutonde n’okuzitaasa ku bantu abongedde...
Abadde atigomya ab’oku Kaleerwe bamukukunudde mu siringi y’ennyumba gy’abadde yeekukumye ku misango gy’omumenya amayumba mu Kawempe abatuuze, abantu bamuwaddeko obujulizi nti y’omu...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga alabudde abantu ku bulabe obuli mu kutyoboola obutonde bwensi n’agamba nti kino kitta ebyenfuna. Okwogera bino...
Recent Comments