Ba yinvesita bannansi ba China babiri batuuyanye nga bwe zikala, Minisita atwala ensonga z’abakozi n’ekikula ky’abantu, Betty Amongi bw’alagidde bakwatibwe. Bano ogubakwasizza...
Emiwendo gy’ebintu egyekanamye ensangi zino buli muntu agirojja bubwe, bangi baffiriddwa emirimu eby’okukola babivako dda olwemiwenda kwebali basubulira okulinya nga ate abalala ...
Obunkenke bweyongedde mu basuubuzi olw’abantu abagambibwa okubeera ab’ebijambiya nabo abatandise okubateega nebabatematema nebabanyaga ensimbi zabwe. Edward Ntale ssentebe w’e kibiina ky’abasuubuzi mu...
Omuliro ogutanategerekeka kweguvudde gwokeeza negusanyaawo amaduuka ga sipeeya we motoka omuli yingini, endabirwaamu, oyiro, ggiyabbokisi, emipiira ne bilala. Guno mulundi gwa kusatu...
Gavumenti bagiwadde amagezi okumalawo bbeyi y’ ebintu erinye ennyo. Nga bana uganda bali mu kusoberwa olw’ emiwendo gyebintu egirinye ennyo ensangi zino...
Abasuubuzi abakolera mu bizimbe bya Kampala basattira olwa bagagga bananyini bizimbe okwongeza amaduuuka nga buli dduuka balikubisizaamu emirundi ebiri abasubuzi kyebagambye nti...
BYA abel kawere Buzz Teenz awards 2021 ezawedde wiikendi eno ewedde ng’abavubuka bafundikira omwaka n’abayimbi wamu ne ba DJ abaganzi nga bino...
Ppookino akubirizza bannamasaka okwaniriza enkulaakulana mu by’enfuna MTN bweyabadde eyigirizza bannamasaka engeri y’okwenyigira mu by’emigabo gyayo. Levis Sempiira eyakiikiridde Ppookino yeebaziza MTN...
Obunkenke bweyongedde mu butale bwa Kampala okuli Owino, Nakasero, Wandegeya n’obutale obulala olwa bakulembeze mu butale buno okugenda mu maaso n’okusolooza empooza ...
NGA gavumenti eteekateeka okuleeta ebbago epya ku bye nvuba n’enyanja, abavubi n’abakolera ku myalo egyenjawulo bagala gavumenti mu bbago lino eyongere amannyi...
Recent Comments