Sipiika wa palamenti ya Uganda, Annet Anita Among atabukidde aboogerera emikolo gya kyabazinga wa Busoga William Wilberforce Gabula Nadiope (IV) okukikomya...
Sipiika wa palamenti Anita Annet Among alagidde ekitongole ekiddukanya ekibuga Kampala ki Kampala Capital City Authority, okutereeza enguudo z’ekibuga kyonna wakiri...
Omusajja myaka 24 mu disitulikiti y’e Namisindwa, afiiridde mu kuvuganya ku by’okunywa omwenge eccuupa 12 eza Kakasa Kombucha nga tewali kuwumula....
Ebeera y’omubaka wa Kawempe North, Mohammed Ssegirinya eyongedde okutiisa aba ffamire n’emikwano bw’akwatiddwa kasikonda amumazeeko emirembe. Segirinya kasikonda yamkutte ku Ssande wabula...
Abantu 10 abagambibwa okwenyigira mu kukoppera abayizi n’okubba ebigezo, baagenze ku ofiisi z’ekitongole kya UNEB mu ggwanga okusaba ekisonyiwo. Ekkumi mu kiseera...
JANET Museveni, mukyala wa Pulezidenti era nga ye minisita w’ebyenjigiriza akubagizza abazadde abaafiirwa abaana mu muliro ogwakwata essomero lya Kasana Junior...
Poliisi ekutte akulira essomero lya Cardinal Nsubuga Memorial P/S mu Ndeeba Deogratious Yiga n’abakulu b’amasomero abalala basatu abatuuliza abayizi ku ssomero lino,...
Abaana basatu bafiiridde mu bifunfugu by’ennyumba y’omutuuze egudde e Nakigalala mu Kajjansi town council ku lwe Entebbe mu Wakiso. Abafudde kutegeerekeseeko...
Akakiiko akategeka embaga ya Kyabazinga, kayimirizza obusiki abawagizi abeebibiina byobufuzi ebyenjawulo bwe babadde bategese. Abawagizi ba NRM, NUP, FDC n’ebibiina...
Ekitongole kya National Water and Sewerage Corporation kinoonya ssente ezisoba mu buwumbi 421 okusobola okutuusa amazzi mu maka gábantu mu bitundu bya ...
Recent Comments