E Kampala kasita omyuka naddala entumbwe nga weetege, Kati y’enjogera erwo.
Okwetega kwe kwambala oba okukola ekintu ekisaaliza abalabi naddala abasajja ng’obadde mukyala oba abakazi okukwekogamaba ng’obadde musajja.
Baana bawala bano baasangiddwa mu bifo eby’enjawulo nga balya bulamu ne ku zaabwe ngamba ensimbi.
Baabadde bengevu bulungi era ng’amagulu bageekakasa.Abamu baabadde mu binu kamiimo ng’abalala obuteeteeyi obubamiimye obwa kookoonyo bwe beesaze.