Amawulire

Ebiyambye Chairman Nyanzi okuzimba babilaze.

Abamu ku mikwanogya nyanzi abamumanyi nti ensawoye tezitowa kimala,bamwewuuyinza okugugumula goloofa eno ey’emyaliiro esatu. Kyokka abalala baagambye nti Nyanzi aludde ng’akola emirimu egivaamu ssente mingi era alina ennyumbaendala eziwera omuli ne kalian e Kamyokya. Ku ssente, yagambye nti amaze ebbanga erisoba mu myaka etaano ng’azimba eno. Yalina kkampuni eyitibwa A-Z eyoola kasasiro, FODA ekola ku batunda eby’okulya n’okunywa ate amaze ebbanga ng’asuubula ebintu ebikadde. Wabula abamu baagambye nti ebweru w’eggwanga ne mugandawe Robert Kyagulanyi Ssetamu abadde ayoola nga zaakozesezza okuzimba goloofa. Omu ku bawagizi ba NUP muganda wo mukulembezze wa NUP, Robert Kyagulanyialina omukisa okukozesa embeera eyo n’akola emirimu gy’ayagala n’okusisinkana abanene n’etetenkanya. Waliwo n’abagamba nti ayagala kuvuganya na k kifo kya Loodi mmeeya ekirimu Erias Lukwago kati.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Most Popular

To Top