Amawulire

Eby’okuyimbula abali ku gw’okutta Katanga bijulidde.

 

Eby’okuyimbula abagambibwa okutta omusuubuzi Katanga bijulidde, kkooti bw’eragidde basooke balinde ensala mu kusaba okwateekeddwaayo oludda oluwaabi nga luwakanya enkwata y’omusango mu kkooti ento.

Abawawaabirwa abali mu kkomera kuliko bawala b’omugenzi Marth Nkwazi Katanga ne Patricia Kakwenza nga bavunaanibwa okutaataaganya obujulizi n’okukweka abagambibwa okuzza emisango ssaako omukozi w’awaka George Amanyire ne dokita Charles Otai nga bano babadde baddukidde mu kkooti enkulu nga basaba bayimbulwe ku kakalu bawoze nga bava bweru.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Most Popular

To Top