Enjawukana mu kibiina kya FDC zikyalanda ekiwayi kya Ssemujju bwe kimaliirizza okutalaaga ebitundu bya Acholi ne Lango nga basisinkana abakulembezze okubalaga obubi obuli ku Pulezidenti Patrick Amriat ne Ssaabawandiisi Nandala Mafabi. Ku Lwomukaaga baatandikidde ku disitulikiti ezikola Busoga nga baatudde BUgiri ate eggulo baatudde jinija. Baasisinkana abakulembeze ba FDC abakola enkiiko za distulikiti era nga batuula ne muttabamiruka w’ ekibiina nga’ abamu batuula ku Ne b’ ekibiina .
Enjawukana mu FDC zikyalanda.
By
Posted on