Amawulire

Enkwata y’omukazi mu kitanda ekufuula kafulu naatakukyawa

Abakazi bangi ababeera n’abasajja mu kitanda ne bavaayo nga oluusi tebamatidde.

Abamu ku bano bwabeera akwagala nnyo, ayinza okugambako mukisalire amagezi. Kyokka abalala ayinza obutamala biseerabye, engeri gyatabeera kojjaawo ne yeenoonyezaayo abamanyi akazannyo.

Oba ayinza okukuzizika omusajja omulala nga ggwe bw’olemwa okumutuusa, munno y’akuyambako.

Kino kiri bwekityo kubanga tewali mukazi ayagala kumuzannyirako nga mutuuse mu kitanda.

Oba onamukabala mukabale oba tolina maanyi gamuwuliza byesonyiwe.

Kyokka wakati mu kusoomoozebwa kw’olunabe lw’ensolo, kyangu nnyo ate mwattu okubeera n’omukazi n’ovaayo ng’akutenda okubiibya ensolo.

Kaakati buli musajja akimanye nti bwe mubeera mu kitanda omukazi y’abeera bboosi.

Ggwe azze okubeera naye era eyamusabye oluwombo olina okumuwuliriza ennyo.

Nga bwolaba nti tewali awakanya mufuuyi wa mupiira mu kisaawe, asobola okukugoba ne mu kitanda kitwale nti omukazi ye ddiifiri.

Bwakugamba nti simula naawe gusimule, bwakugamba nti guyise gugyeyo ebweru oguyingize mu kisaawe, bwakugamba nti kati penati gikube ate bwakugamba nti kuwummulamu wummula.

Bwaba tanakugamba nti ggoolo enywedde ate lwaki oginywesa?

Kwekugamba mu kisaawe olina okubeera ng’owuliziganya ne munno era mubuuze nti “ddiya oba maama kati nteeke wa?” Kino kikuyamba okumanya munno wayagala omukoone.

Oyinza okuva wayagala ate ng’omugubya. Nebwoba owulira nti onootera okumalamu akagoba kyokka nga munno akyali mu lugendo mubuuze nti oba otuuke. Era bw’akugaana naawe sala amagezi ogasibe. Oyinza okufulumako eyo gyoli empewo n’ekufuuwako ne geesiba kubanga ogenda okukola ekivve ku munno omuyiwemu ebintu byo ng’ate ye tayiye bibye era omuttire essanyu.

Tewali kisanyusa bakazi nga okumumazisa naawe olwo n’omala oba ne mumalira kumu era asigala akutenda.

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top