Amawulire

Jazmine afunye ekinyegenyege ky’okusamba gawuni.

 

Lydia Jazmine y’omu ku baawerekeddeko Annatalia Ozze omukozi wa ttivvi emu ku mbaga ye ne Wallace Kafumbe eyabaddewo omwaka oguwedde.

Jazmine olwavudde ku mukolo guno yalaze nga naye bw’awulira ekintu munda mu ye ekimugamba nti ke kaseera. Abasajja ab’enjawulo okuli abayimbi, abasuubuzi, abakozi b’omu ofiisi ennene bazze bagambibwa okuba nga baganza omuyimbi ono wabula ng’abeegaana.

Jazmine yabadde mu Lutalo ne muyimbi  munne omukazi nga kigambibwa nti bano ababiri balina omusajja gwe bakaayanira.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Most Popular

To Top