Amawulire

Juliana awakanya abamusibako ebya Bobi.

Bobi Wine bwe yafulumya akayimba ke yatuuma ‘specioza’ mu 2019, bangi baatandika okuteebereza ani gwe yali ayimbako mumannya agaasinga okuwulikika mwe mwali n’erya Juliana kyaddaaki avuddeyo n’ategeeza nti bino bamusibako matu gambuzi kumuliisa ngo. ‘nzize mbiwulira ng’abantu babyogera ku mutimbagano nti Bobi yali ayimba ku nze mu kayimba ako naye sibituufu’. Nze ne Bobi tuli baaluganda era ne mukyala we ekyo akimanyi,’’ Juliana bwe yategeezezza mu katambi ke yatadde. Mu katambi kekamu yawadde ensoga lwaki tawagira kibiina kya Bobi mu byobufuzi yadde ng’amwagliza ye ng’omuntu.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Most Popular

To Top