Amawulire

Kampala wa Bobi muddusi.

 

Mutabani wa Bobi Wine Solomon Kampala abasing ekitone ky’okudduka emisinde basinze kukimulabamu ng’amaliriza siniya eyookuna.

Solomon eky’okufuka omudusi w’embiro ennyimpi akikwasizza maanyi era kuviira ddala e Uganda  ng’alabibwako ng’ayambuka obusozi obw’enjawulo n’ebisaawe ng’ali ne banne.

Kitaawe singa yali tamwagaliza kutumbula kitone kye singa yamugaana dda okuddamu okudduka kyokka ate olw’okuba amwagaliza nnyo yagenda ne mu America  Solomon gy’asomera kati ng’ali wamu ne Barbie okuwagira mutabani waabwe ng’adduka.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Most Popular

To Top