Amawulire

Kyagulanyi akomekkereza okulambula ebitundu by’eggwanga .

Pulezident w’ekibiina ky’obufuzi ki National Unity Platform NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu akomekkereza okulambula ebitundu by’eggwanga ebyenjawulo, ekitundu ekisooka eky’enteekateeka eno.

Akukomekkerezza mu kisaawe kya Onduparaka Play Ground mu kibuga Arua.

Kyagulanyi Ssentamu n’abakulembeze.ba NUP abalala bamaze wiiki 2 nga batalaaga ebitundu by’eggwanga ebyenjawulo okuzuukusa bannakibiina n’okuggulawo wofiisi zabwe.

Olugendo luno yalutandikira mu kibuga Mbarara,Kabale,Fortportal,Mayuge,Busia,Mbale,Lira,Luweero,Hoima ne Arua.

Enkumi n’enkumi z’abantu zibadde zeyiwa kunkungaana zakubye, n’abamu okumulindirira ku makubo gy’abadde ayita.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Most Popular

To Top