Amawulire

Makanika Wa Boda E’Kyankwanzi Asibye 1000/= N’akuba Obukadde 159

Makanika Wa Boda E’Kyankwanzi Asibye 1000/= N’akuba Obukadde 159

Makanika wa bodaboda okuva e Kyankwanzi asambira mabega nga jjanzi oluvanyuma lw’okuwangula obukadde bwa Fortebet 159.

Ono yasibye akapapula nga akataddeko emipiira 18 era nga yasibye ku ‘away win’, ‘home win, anda za 2.5, ‘double chance’  za 1X ne X2 ssaako ne goal-goal.

Ku mipiira 18 gyetadde ku lisiiti (nnamba 3128252713939999) ye, 9 gyabaddemu odi etakka wansi wa 2.00. Muno mwabaddemu ne odi 4.70 oluvanyuma lw’okuwa ttiimu ya Excelsior eyabadde ekyadde okukuba Emmen.

Nga yaakamala okukwasibwa ssente ze, omuwanguzi ono yagambye nti, “Nze obugagga bwanjiikidde dda. Ngenda kugulako emmotoka nneevugemu, okwongera amaanyi mu bizineesi yange, okugula ettaka n’ebirala bingi.”

Omuwanguzi Makanika yawadde banne amagezi okusigala nga bagezaako kubanga omukisa gugwiira agwetegekedde.

Ssente zonna zaamukwasiddwa ambasada wa Fortebet, Alex Muhangi ku kitebe kya Fortebet e Kololo.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Most Popular

To Top