Omulabirizi w’obulabirizi bw’ e mukono kitaffe mu katonda James William Ssebaggala yasoomozeza abantu bakatonda okusiggala nga bwebabadde mu kiseera eky’ ekisibo, Ssebaggala yasinzidde mu bubaka bw’ amazzukira ku lunaku lwa paasika olwakuziddwa olunaku lw’esande ono yagambye nti kyabulabe era sikyabwakatonda okulowooza okweyisa obulungi mu kisibo kyoka bwekiggwa olwo netuddira emmize ekiawesa katonda kitibwa.
Amazzukira g’omulundi guno gatukidde mukusomozebwa kwe emiwendo gye ebintu okwewanika wabula ono akitadde ku bakulembeze muggwanga okwe yagaliza bokka nabokka nga tebakyafa ku banansi. ssebaggala awadde gavumenti anmagezi okukenddeza ku miwendo gy’ebintu egyekanamye ensangi zino nga webutukide olwalero amaka mani gavadda ku sukali, bangi balya ekibu kimu, songa nabalal ppasika ennyama bagikonze lusu.
James William Ssebaggala gavumenti agiwaddde amagezi okuowooza ku. Ate ye bwana mukulu w’ekiggo kya st paul Rev’ Father Paul Ssebitogo ategezeza ng’ okuffa kwa yezu kabonero ka kwagala yezu okutuffirira bwatyo naasaba abantu bakatonda okunyweza okwagala , nga bayamba abannaku ,okulambula abalwadde ko nokusonyiwa abatukola obubi nga tutwala akabonero ka yezu.
Father asabye abantu bakatonda buligyo okwebulira ku kubonabona kwa yezu nokutufirira nga bakola ebyoebimuwesa ekitibwa .nga bwegubadde mu kiseera eky’ekisibo.