Kats yavuddeyo n’ategeeza nga bw’atasiigangako Faith siriimu.
Yagambye nti kimuluma nnyo abantu okumuwaayiriza nti yamusiiga embwa ng’enjogera bweri , naye nga baagenda mu ddwaliro ne beekebeza nga tamulina.
Ayongerako nti Faith obuzibu bwalina yafuna emikwano enzaalwa y’e Nigeria.
Nti gino gye gyamuyigiriza okuywa enjaga n’ebiragala ebimukozzezza.
