Maama King nga kati abasinga bwe bamuyita awadde omuyimbi omupya oba omuto Peter Yiga amanyikiddwa nga Laygacy okukola naye kolabo gwe batuumye ‘Fronto’.
Laygacy mu ssanyu eringi ategeezezza nti alinga ali mu kirooto, takikkiriza nti Kasita amuwade omukisa okukola naye kolabo!