Amawulire

Obutakkanya bwa Nnabagereka ne Mmengo.

Obutakkanya bwa Nnabagereka n’abe Mmengo bwasajjuka ku kiwandiko ekikambwe omutaka Kasujju Lubinga avunaanyizibwa ku baana ba Kabaka kye yafulumya ku leediyo eziwulirwa Katikiro Mayiga  ne kisaasaanyizibwa nnyo mu Buganda ne mu mawanga  g’ebweru nga kirumiriza nti abalongo ba Nnabagereka ssi ba Kabaka .

Ekiwandiiko kyategeeza abaana bamanyidwa nti mu lubiri babeeramu  ng’abaana aba bulijjo Kabaka b’atalinaako  bwa Mugema .

Ekiwandiiko kyakongera okulaga ne Kabaka wa Buganda eyasembayo okuzaala abalongo ng’ali ku Namulondo nga ssi Mutebi ll.

Embeera yayongera okutabuka  eMmengo n’abaana b’engoma bwe baagaana okwetaba ku mukolo gw’okutongoza ekitabo Nnabagereka  kye yawandiika ku bulamu bwe n’akituuma , Thte Nnabagereka Queen Sylivia Nagginda Luswata , ku Sheraton Hotel mu Kampala.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top