Amawulire

Okusiba Akapapula Sibumenyi Bwamateeka

Akwanaganya police no omuntu wabulijjo mu division ye Kira ASP. Baboneki ategezezaza abagoba ba bodaboda  nti okusiba akapapula tebukyali bumenyi bwa amateeka oluvanyuma lwa gavumenti  okutekawo ettaka elifuga omuzanyo guno okusobozesa  abakasiba okwetaya kubanga bangi abasobode okuiba nebafunamu obugagga.

Ono akiliza nti akazanyo ka beti kano kalimu okunonyereza  no obumanyi era wano asabye  abavubuka okukukola  enyo basobole okufiisa akasente kebasobola okusibamu akapapula wabula  ono abalabudde akapapula obutabafukira muze oguyinza okubavirako okwetundako ebyabwe.

Ono okwogera bino abadde yetabye kumukolo  aba kampuni  esiba akapapula  eya Mel bet  kwebadiza banyanyi babwe aba boda boda  nga bagibira bu reflector jackets mukawefube wabwe okunyweza enkolagana no’bumu   eri bana Uganda  sako no okukendeza obubejje kumakubo nga omukolo guno guyindide ku kisaawe kya police ya Kira Road  mukampala.

Bwabadde akwasa  abagoba ba zi boda boda obujaket buno ku kisaawe kya police ya Kira road ayogerera kampuni eno Teopista Nassuna yategeezeza nti kino bakikoze oluvanyuma lw’okwekenenya obulamu bwa abagoba bano mwebavugira nga buli mukatyabaga kamanyi, kwekusalawo kubawa buliflekita jakets. Ono agamba nti obujaket obubwereddwa bwakubayambako okutangira obenjje kumakubo nga singa ababeera babwambadde abe’biduka ebilala baba basobola okubalabira ewaala kubanga ebisera ebisinga  bavuga bapapa olusi ekibavirako okufuna obubenjje.

Teopista ategeezeza nti bagenda kugaba bujaketi obusuuka mu 1000  eri abagobo bazi boda boda okwetolola ebitundu bya kampala nekigendererwa ekyo okwongera okuzimba enkolagana yabwe ne bana Uganda.

Ye Semitego Eddy akwanaganya police no omuntu wa bulijjo ku police Ya Kira road yebaziza aba Mel BET olwo okudiza ku kastoma babwe neyeyama okukolagana nabo mukubunyisa enkulakulana.

Mawejje Franka akulira Smart boda agamba nti ebitongole bingi byebakolaganye nabyo wabula tewali yade nekimu kyali kivudeyo okubebebaza neyabaza bakampuni ya Mel BET olwo omutima omugabi era neyeyama okwongera okukolagana nabo nga beyongera okusiba akapapula.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Most Popular

To Top