Poliisi e Kanungu eyigga abatemu abasse omukazi ne bamusuula mu mugga.
Omulambo gw’omukazi atemara mu myaka 30 gwasangidwa nga gutengejja ku mugga Ntugwa.
Gwalabiddwa abatuuze abaatageezezza ssentebe Rwemishunga eyayise poliisi eyazze n’egunnyululayo.
Omwogezi wa poliisi mu kitundu kye Kigezi Asp Elly Maate yategeezezza nti omulambo tebagusanzeko kigwogerako kyonna.
Omukazi attidwa mantissa.
By
Posted on