Amawulire

Omuliro gwokezza poliisi ye Mulago.

 

Nabbambula w’omuliro atanategerekeka kwavudde akutte nasanyaawo obuyumba obuwerako e Mulago ,era omuliro gutwalidemu ne poliisi.

Abatuuze bebasoosebokulaba ekiriro ekituntumuka okuva mu poliisi ye Mulago, bagenze okutuukawo nga omuliro guteta era ebiwerako bisanyeewo.

Abaddukirize bagambanti poliisi ezikiriza omuliro egenze okutuuka e Mulago ng’ebisinga obungi bisanyeewo.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Most Popular

To Top