Ssenga

Omusajja byateekeddwa okukola okuwangaalira mu kisaawe

Omusajja byateekeddwa okukola okuwangaalira mu kisaawe

Okwegatta mu kitanda mu laavu kye kimu ku bintu ebisinga okuwa abo abaagalana omusajja nomukazi essanyu. Obuwoomi n’okunyumirwa ebiri awo Katonda yabimanyi era wetulabira amaanyige kubanga ebifo ebyo byolabanga ebifanaana obulala mwattu birungiwa ne bireeta essanyu eritagambika.

Naye ng’okutwalira awamu okwegatta, kuwanvu oba kumpi ssi kikulu, wadde ng’okusinga abali mu kikolwa temwandibadde nga nkoko nti ddaakika bbiri mumaze.

Abakazi abasinga tebaagala basajja babiipinga, wabula baagala abasajja abalina embavu amukuuta namuwulizaamu. Kino kitegeeza nti omusajja omulungi wandisaze amagezi gonna n’obeera mmekete mu kitanda olwo munno n’afuna essanyu.

Ab’omukwano nga besanyusamu gyebuvuddeko

Kyandibadde kirungi omusajja okwetaba mukazannyo nga anywedde bulungi nga ne kyagenda okukolayo akimanyi okusobola okunyumisa akazannyo ssaako okukawangaaliramu .

Kojja Juma Mukasa owe Mpigi omukugu mu by’ekisenge agamba nti omusajja bwaba nga wakwetaba mu kazannyo ng’ayagala okuwangaaliramu akaseera akawanvu bye bimu ku byateekeddwa okwekwata n’atuusa munne mu bwengula.

Obwongo: Agamba nti kyandibadde kirungi n’asooka nakkakkanya obwongo ne yeggyako situleesi obwongo n’abuteeka mu ndowooza nti ssaawa yakukabala kino kijja kumuwa amaanyi n’okuwaga empiso n’esigala nga eyimiridde akaseera akawerako n’etagwa.

Emmere: Agamba nti ateekeddwa okulya emmere ewa amaanyi mu mubiri n’asiba enkokoto nga nywevu.

Bu ssitayiro: Omusajja alina okuba omuyiiya nga asobola okukyusa n’okukola obukodyo obupya mu kisaawe kino kiggula obusimu mu mubiri n’awangaalira ddala mu kisaawe.

Okuyungira mu kinu: Kojja Mukasa ayongerako nti omusajja bwaba awunzise luutu esooka kyandibadde kirungi n’asigazaayo omusekuzo mu kinu ky’omukazi n’asigala nga akabala era empiso ejja kuyuunga mangu ate ajja kuwangaala nnyo mu kisaawe. Okutegeka ekinu: Agamba nti okutegeka ekinu ky’omukazi ne kiggya bulungi, kireeta ag’emugga agawerako ssaako n’okugonza amakubo gaayo nga gyakomya okukabala n’ekinu gyekikomya okufukumuka ennyo kino kijja kumuwa obwagazi n’awangaalira mu kisaawe.

Osobola n’okukozesa obudde bw’okwegatta ate okulowooza ku kusoomoozebwa okulala kwoyitamu eno ngowuuba muntu kyokka ng’erudda  olowooza ku nnyumba gy’oyagala okuzimba. Kino kikuyamba obutamala mangu.

Jjukira nti okumala, ebiseera ebisinga kuva ku kuwuliriza nnyo buwoomi bwa munno, notondewalirwa.

Oluusi osobola n’okwewala okukozesa amaddu amangi ku munno kubanga nakyo kitera okuvaako okumala amangu

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Most Popular

To Top