Amawulire

Omuyindi attiddwa.

 

Omuyindi attiddwa omulambo ne bagusula mu mugga Ssezimbwa okumpi n’olutindo mu disitulikiti y’e Kayunga. Abatemu baamufumise ebiso mu bulago, mu mbiriizi n’ebitundu ebirala eby’omubiri. Abatuuze balaze obweraliikirivu olw’abantu abatiibwa mu kitoogo kya Ssezzibwa era nga buliwiiki wabaawo emirambo eginnyululwa ng’egimu gireetebwa ne gisuulibwa mu mazzi ate abamu wabeerawo ensiitaano eraga nti baatemuliddwa awo. Poliisi ng’eyambibwako abavubi bannyuludde omulambo nga gutandise okuvunda kyokka nga teguliiko kiwandiko.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Most Popular

To Top