Amawulire

Omwana ow’emyaka 3 afiiridde mu kinnya kya kazambi.

Abatuuze bokukyalo Nabusugwe mu Gombolola ye Goma mu district ye Mukono baguddemu enkyukwe, omwana owekyaka 3 agudde mu kinnya kya kazambi (septic tank) nafiiramu.

Omwana Stuart Katumba abadde agenze ne maamawe okwoleza abazimbi engoye afuuneyo kukasente.

Maama abaleseewo  ne mugandawe asooke abafunire eky’okulya agenze okudda ng’omwana we agudde mu kinnya

Akulira okunoonyereza kw’obuzzi bw’emisango ku poliisi ye Seeta Joseph Okello agambye nti ekinnya kibadde tekyabikkibwako kintu kyonna, ekiviiriddeko omwana okugwayo,wabula bakyaliko byebakyanoonyereza.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top