Omusubuuzi omwatikirivu mukibuga kya Masaka amanyikiddwa ennyo nga Lwasa Emmanuel Kaweesi, w’osomera bino nga gakaaba gakomba oluvanyuma lwa mukyala we Angel Kwakunda...
Ekyalipoota eyomunda erimu abantu abatuufu abagambibwa okwenyigira mu kutta omugenzi Andrew Felix Kaweesi okugaana okufulumizibwa kyongedde okutabula aba ffamire , securite ne...
Waliwo amawulire agali mu nkuubo za State House ne mu bitongole ebikessi nga galaga nga Pulezidenti Museveni bwaliko enkyukakyuka zagenda okukola essaawa...
Entalo ezigenda mu maaso mu Baminisita ba Pulezidenti Museveni abenjawulo zikanze abantu abamu nga bagamba nti Gavumenti eyuuga. Kigambibwa nti mu kabineeti...
Eggulo webwazibidde nga kalibukambwe Vladimir Putin akulembera eggwanga Lya Russia eriri mu kulwanagana nerya Ukraine asobeddwa oluvanyuma lwolutalo okulalambala. Putin mu kuzinda...
Omusambwa Nabukalu nemizimu emikambwe gattako emmandwa ezibugiriza ekiggwa kyab’Olugave ekyasanyiziddwawo ku kifuba wiiki ewedde byegaludde. Abamu ku batuuze ku byalo ebiriraanye ewasaliddwa...
Omubaka wa municipali ye mityana hon Francis zaake butebi byongedde okumwononekera .yandiwakukululwa ku bwa kamisina wa parliament, ono yawawabirwa omubaka Matin mapendusi ...
Ebyewunyisa engeri jebitagwa munsi, tukuletedde emboozi y’omukyala Baba Vanga eyalagula olutalo oluliwo kati wakati wa Russia ne Ukraine. Ono enzalwa ya Bulgaria...
Abantu munaana (8) kyakakasiddwa nti beebafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Madudu okudda ku luguudo oludda e Mubende okudda e...
Eggulo webwazibidde nga kalibukambwe Vladimir Putin alagidde abajaasi abalwanyisa bbomu za nukuliya okubeera obulindaala ate nga mu Ukraine bbomu nemizinga ebyabadde bisirikiriddemu...