Bobi Wine ne Kiiza Besigye balangiridde enkolagana ey’enjawulo mwe bagenda okwetooloolera eggwanga nga bategeka okusaba eggwanga lisobole okuvvuunuka ebizibu bye lirimu. Eggulo...
Robert Kyagulanyi Ssentamu, nga ye Pulezidenti wa NUP, ne Dr.Kizza Besigye omu ku bakulira ekiwayi ky’ekibiina pkya FDC ekituula e Katonga...
Abakungu mu mukago gwa Non Alligned Movement -NAM batudde ku woteeri ya Speke Reasort e Munyonyo, okwekeneenya ekiwandiiko ekirimu ebyasalibwaawo mu...
Omuwala atanamanyika bimukwatako asaangiddwa ng’afiiridde mu loogi, mu Lufula Zone Kawempe Zone mu Kampala. Ssentebe w’ekitundu Ssimbwa William agambye nti okusinziira...
Poliisi etandiise okunoonyereza ku muyimbi munnansi wa Nigeria David Adedeji Adeleke amanyikiddwa nga Davido ku misango gy’okulumba muyimbi munne Tiwa Savage...
Omulamuzi wa kkooti e Nakawa, Erias Kakooza, afulumizza ekibaluwa ki bakuntumye ekikwata Martha Nkwanzi, muwala w’omugenzi Henry Katanga. Mu kkooti enkya...
Mu kiseera nga bangi ku bannayuganda banoonya Kapito, okutandikawo emirimu, nate ekitongole ekya Poliisi, ekirangiridde ssente obukadde 20 ku muntu yenna...
Emmundu 9 zezizuuliddwa mu bitundu bye Kalamoja mu bbanga lya wiiki emu, mu bikwekweto ebikoleddwa ebitongole ebikuuma ddembe. Ebikwekweto bino byatandika...
Ekisaakaate kya Nnaabagereka ekya 2024 kitandise ku ssomero lya Hormisdallen School e Gayaza gye bagenda okubangulibwa mu bintu ebyenjawulo. Ekisaakaate kigenda...
Poliisi mu bitundu bye Kiira ekutte Omukyala w’olubuto Faridah Namugera ne bba Michael Ngobi ku misango gy’okutambuza obulimba. Okunoonyereza kulaga nti...