Amawulire

Sentebe wa Mukono tatudde

Bya Drake Ssentongo

MUKONO

REV. Peter Bakaluba Mukasa ye sentebe wa disitulikiti y’e Mukono nga yaliko omubaka mu paliyamenti.  Munnankyukakyuka ono bwomusanga ng’awatanya oyinza okulowooza nti mumeganyi olw’engeri gy’afungizaamu empale

Bakaluba ng’anyuse

.

Wano yasangiddwa mu makaage eg’e Namyooya mu Nakifuma ng’ava kutema bikajjo.  “Mbasibiridde bikajjo biibyo babitutte mu bbaasi y’essomero,” bwatyo Bakaluba bwe yayogedde.

Ono abaddusi yabawadde bikajjo okufuna amaanyi.  Bakaluba y’omu ku bakulembeze abawagira ebyemizannyo mu Mukono.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Most Popular

To Top