Amawulire

Shakib wa Zari bamulaze ekibugga.

 

Shakib Lutaaya bba wa Zari Hassan yakiguddeko ku wiikendi omuvubuka wyategeerekeseeko erya Benja bwe yamunyakuddeeko akasawo.

Shakib ne mukwano gwe baabadde mu supamaketi emu nga bagula ebintu ng’eno omuvubuka gye yabalabirizza n’anyakula akasawo.

Muno mwabaddemu essimu ez’ebbeeyi ne ssente enkalu era Shakib yawuliddwa ng’alaajana okumutaasa.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Most Popular

To Top