Kkooti olwaleero eddamu okuwulira emisango egivunaanibwa Charles Olimu amanyiddwa nga Sipapa.
Wabula olwaleero Sipapa aleeteddwa ng’akubye essuubi enjeru n’engatto ‘eshanana’ yenna ng’ali simaati.
Ono avunaanibwa misango gy’obwakkondo ssaako okubulankanya ebintu by’amanyi nti bujulizi obwetaagibwa mu kkooti.