Amawulire

Ssentebe wa LCV Kitatta awezze okunyiga abekitongol’ekigaba emirimu

SSentebe wa disitulikiti ye Lwengo Hajji Ibrahim Kitatta Al Malik akangudde kuddoobozi nawera okunyig’abakozi bekitongol’ekigaba emirimu ekisuse okusaba enguzi eri abo ababera batutey’okusaba kwabwe.
Kitatta okutuka okukangula nokutabuka kyadiridde olumu kulukungana lweyabaddemu mu disitulikiti eno abamu kubazadde bwebakutte akazindolo nebafukamira nebamulajanir’abeko kyakolawo kubuli bwenguzi obususe mukitongole kya (District Service Commission) ngatte olumala okubalyako ssente abamu tebabawa mirimu ngabagiwa balala ngatte nessente tezibadizibwa nganabamu kibaviriddeko nokubera ngabatandise okubera ngatebakyasula mumayumba gabwe olwa banka okubera ngababanonya kubanga babera ssente bazewo bwewozi.
Kitatta agambye bannamawulire nti tasobola kutula butuzi mu ofiisi ngalab’abantu abamulonda nganebweyali anonya obululu yabasubizza okubabererawo mubiri mbera naye kwekusalaw’okusitukiramu ngeyatega ogwekyayi okulaba ngakangavul’abalyake bona.
Agambye nti bweyawulira ensonga zokulya ssente enyingi okuva eri abazadde yayit’akakik’okogerwako wabula nebalema okukyusa nawera okujay’omukono gwekyuma okulaba nga akangavula ngabwekyetagisa  ngakwataganye nakakiko akalwanyisa obukenuzi mu ofiisi yamaka gwobwapulezidenti.
Abazadde bagamba ekiri mu disitulikiti ye Lwengo kisuse olwobulyake nganegyebuvuddeko minisita Anipher Kawooya Bangirana bweyali atongozza easomero lya Mbirizi Seed senior Secondary  School kyamubukako bweyasanga nga balizimbe gadibe ngalye nasaba bayinginiy’abasindikibwa ekitongole kyebyenjigirizza bakole lipota entifu eri bakamababwe kubanga kyali kikwasa enaku olwobuwanana bwensimbi  obwatekebwamu ngakino nti kibera kitegezza bazirya buli
Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top