Agunda James ow’emyaka 48 omutuuze ku kyalo Obaru cell, Ombokolo ward ku misango gy’obutemu. Agunda yasse mukyala we Chandiru Judith myaka 23...
Katti bawezze musanvu abakwatiddwa ku byekussa kukuttibwa kwabadde omukulu wekika ky’ endiga wiiki ewedde Bbosa akawungeezi k’olunnaku olwa Ssande nga 25, February,...
EMISANGO gy’okulagajjalira abaana 4,730 gye gyaloopebwa mu mwaka oguwedde, bw’ogeraageraanya n’egyo 6,505 egyaloopwa mu mwaka 2022 nga wano waaliwo okukendeera kwa 27.3...
Bannakibiina ki National Unity Platform (NUP) batabukidde Mathias Mpuuga Nsamba, omubaka we Nyendo – Mukungwe. Mu Desemba, 2023, Mpuuga yalondebwa ku bwa...
Abatuuze ku byalo 6 okuli Nampunge , Lubbe, Baale , Mwera , Katikamu ne Gobero muggombolola ye Masuliita mu district ye Wakiso...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi ll asiimye emirimu ejikolebwa ba Jaaja abataka abakulu ab’obusolya omuli nókutegeka omusomo gwÓbuwangwa nénnono gwebaategeka omwaka oguyise...
Namungi w’omuntu akedde kweyiwa mu Bulange e Mengo ewategekeddwa olusiisira lw’eby’obulamu. Olusiisira lutegekeddwa ekitongole kya Kabaka Foundation, nga kiyambibwako ministry y’Obwakabaka ey’ebyobulamu,...
Abadde asonseka Kaamulali mu mbugo z’omwana asindikiddwa ku limanda Omukyala Nakakande Safina myaka 27 nga mutuuze ku kyalo Manyangwa, A cell, Kasangati...
Ekizinga kye Bussi ekisangibwa mu district ye Wakiso kifunye amasannyalaze agasookedde ddala mu kitundu kyabwe, agasuubirwa okuyamba okusitula eby’obusuubuzi n’emirimu emirala mu...
Poliisi mu disitulikiti y’e Mayuge enoonya omusajja ateeberezebwa okubeera mu myaka 32, nga kigambibwa nti yabbye ebintu okuva mu madduka abiri wamu...
Recent Comments