Ssaabawandiisi wa UNEB Dan Odongo yafulumizza ekiwandiiko ng’alabula abakulu b’amasomero n’abatandiisi baago okwewala abafere abaabadde batandise okubakubira amasimu ku by’ebigezo bya PLE....
Disitulikiti Kaadhi w’e Wakiso, Sheikh Erias Kigozi akuutidde abasiraamu okwewala okulimbibwa n’okuwubisisbwa abantu abeenoonyeza ebyabwe olwo ne badda mu kutyoboola obusiraamu. Bino...
OLIVIA Mukisa ow’e Kabowa mu Kampala yeetaga obukadde bw’esimbi obusoba mu 25, okulongosebwa ekizimba ku bwongo. Mukisa agamba nti yatuuka ekiseera ng’atawanyizibwa...
Poliisi e Wandegeya, eduumirwa DPC Hassan Hiwumbire eriko abakyamu abazze balabikira mu butambi bwa kkamera z’oku nguudo nga banyaga abantu b’ekutte oluvannyuma...
Abalunzi b’ente n’ebisol ebirala mu bitundu by’e Butambala ne Gomba balabudwa nga bwe bigenda okuwambibwa olw’okubirundira ku makubo. Ssentebe wa Disitulikiti y’e...
Omuyindi attiddwa omulambo ne bagusula mu mugga Ssezimbwa okumpi n’olutindo mu disitulikiti y’e Kayunga. Abatemu baamufumise ebiso mu bulago, mu mbiriizi...
Ddereeva wa ttakisi eyeepikidde abakazi babiri, apangisizza loogi n’asooka yeepima mu gw’asoose ne zidda okuywa.Bw’amumaze n’anona owookubiri ne lukoya kyokka oluvanyuma...
Mukusoomooza bassereebu kwe basanga mwe muli n’okukuza abaana. Nkuyise kusomooza kubanga buli kadde bwe mutabeera nkaayana ng’omuzadde ayagala omwana ayite we...
Mutabani wa Bobi Wine Solomon Kampala abasing ekitone ky’okudduka emisinde basinze kukimulabamu ng’amaliriza siniya eyookuna. Solomon eky’okufuka omudusi w’embiro ennyimpi akikwasizza...
Pulezidenti w’ekibiina ki National Unity Platform (NUP) Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) avuddeyo era ku nsonga za Bannabitone n’okusingira ddala abayimbi....
Recent Comments