Famire y’omugenzi Paddy Sserunjogi abadde amanyikiddwa nga Sobbi ewanjagidde ebitongole byokwerinda okunoonyereza okutuusa nga bazudde abantu abasse omuntu waabwe. Sobbi, eyali...
Aboobuyinza n’abatuuze mu disitulikiti y’e Kyotera beeraliikirivu olw’obulwadde bwa Kakooto (Anthrax) obwavuddeko n’omuggalo gw’ebisolo (kalantiini) mu disitulikiti obutakkiriza kubitambuza, okuggala bbucca...
Poliisi e Kabale ekutte abantu 48 abagambibwa nti baludde nga batigomya abatuuze. Mu kikwekweeto ekikoleddwa Poliisi n’amaggye, abakwate basangiddwa mu bifo...
Sserunjogi Paddy ”Sobi” 50 yazalibwa ku ngyegoyego z’ekibuga Kampala e Kitintale.alina abaana mwenda.Erinya Sobi yaligya ku film eyitibwa ”Escape from Sobibor”mubufunze...
Wabaddewo akasattiro ku minisitule y’ensonga z’omunda mu ggwanga , omusajja bwe yagenze n’omusota mu kisawo okusaba paasipooti. Omusajja ono amannya...
Okutandika nga January 1 2024 , Munnayuganda ayingira e Congo n’Abacongo abayingira muno, si bakusasuzibwa viza’ . Kino kiddiridde eggwanga lya Congo...
Omusiisi wa Chapati avudde mu mbeera, agobye mukyala we mu maka oluvanyuma lw’okuzuula nti abadde akola obwenzi n’omusajja omwoki w’enkoko. Omusiisi wa...
Olutindo lw’omugga Katonga luzeemu okuyitako emmotoka ennene, oluvannyuma lw’emyezi 6 n’ekitundu nga tezikkirizibwa. Olutindo luno lwagwamu nga 26 May,2023, olw’omugga Katonga...
Nabbambula w’omuliro atanategerekeka kwavudde akutte nasanyaawo obuyumba obuwerako e Mulago ,era omuliro gutwalidemu ne poliisi. Abatuuze bebasoosebokulaba ekiriro ekituntumuka okuva mu...
Entambula esannyaladde ku nsalo ya district ye Gomba ne Sembabule, amazzi g’omugga Katonga bwegongedde okubooga mu kitundu wegusalira ku luguudo oluva...
Recent Comments