Amawulire

Uthman owa NRM awangudde obwa ssentebe bwa district ye Hoima.

Mugisha Uthman Mubaraka owa NRM awangudde obwa ssentebe bwa district y’e Hoima.

Mugisha afunye obululu 18353.

Muhumuza Vincent Savana abadde talina kibiina kwagidde afunye 12020

Aguda Moses owa NUP afunye 3972.

Musinguzi Patrick owa FDC afunye 271

Mugume Lennox naye eyesimbyewo ku bwa nnamunigina afunye 179.

Akulira eby’okulonda mu district ye Hoima Kassande Merab alangiridde munna NRM Mugisha Uthman Mubaraka nga ssentebe w’e Hoima omujja.

Okuddamu okulonda kuno kwazeewo oluvanyuma lweyali ssentebe wa district eno Kadiri Kirungi okufiira mu kabenje k’emmotoka.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Most Popular

To Top