Omuvuzi w’ obumotoka bwa Formula One, Max Verstappen buli lukya ayongera okulaga nti wa njawulo. Ku Ssande yawangudde empaka z’ e Monza,Yitale n’ ateekawo ekyafaayo ky’ okuwangula empaka 10 ez’ omuddirin η’ anwa. Mumyaka 73, omuzannyo guno gwe gyakamala , tewali muvuzi abadde yaakikoze. Verstappen avugira kkampuni ya Red Bull,Wiini eno yayongedde okumunywereza ku ntikko y’ omwaka guno gy’ akulembedde n’ obubonero 145. Yaakawngula engule 2 wabula ey’ omwaka guno ayinza okugiwangulira e Japan nga September 24 nga kalenda ekyabulako empaka
Verstappen aze nankuba mpya.
By
Posted on